Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Enguudo mu Disitulikiti y’e Kassanda zasalwako amazzi

November 15, 2023 · Mubiru Ali
Embeera enguudo zomu Disituliki ey’e Kassanda gyezirimu eyungula ezziga. Oluguudo oluva e Kyakatebe – Lwamasanga – Kyabayima lwasalwako amazzi agatwala ebigoma.
Disitulikiti teweebwa nga byuuma bikola nguudo ebyagisuubizibwa.
Omubaka Kabuye Frank Kibirige akiikirira Kassanda South agamba nti ssente Disitulikiti zerina zakugula bigoma byokka nga terina nsimbi zakuyisaamu grader.