Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 173 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Engule ya Radio Simba 2019 ekoya

September 20, 2019 · Mubiru Ali

OMUGANDA YAGEREESA NTI

“………… talya kasolo,”
Lumaleeyo naawe olinnyumiza Abazzukulu nti lwabutetaba mu Ngule ya Simba naye ebibuuzo nafunangamu byensobola.
Wuliriza Engule ya Simba gyewasubiddwa oba eyakunnyumidde okuva ku www.afkloud.com oba wefunire App ya Afkloud okuva ku ‘play store’
Okubbirako ku lugero olwo, amakulu gaalwo gali nti;
Mu bulamu obwabulijjo olina kusooka kutuuyana okutuuka kubuwanguzi kubanga embwa okuyigga omusu terina kuba nkolya olina okugitendeka okuva mu buto.

Engule 2019 World Cup y’Olulimi Oluganda Nookumanya ewagiddwa KCB Bank Uganda ne Africell Uganda.