📻 Engule World Cup Y’olulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta nga luyiira lwakyanda ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi n’endukusa zaabwe nga batta kibuuzo ku kibuuzo.
Akanyonyi kano kabbiro kaabo ab’eddira ennyonyi.
Olowooza kanyonyi ki ako era kabbiro ka kika ki eky’enyonyi?
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

