Breaking
News: Olutindo-Nsamba-Okufa kwa Oyo kwanise obubbi nokweyagaliza mu bantu Gavumenti erina omukono mubuvuyo News: Omusuuga Charles Kayondo Kamurasi, 80 Ffe Abatooro ekirabo Omukama Katonda kyetatuwa, bwetusalawo tuba tusazeewo tetukyuusa, ekyo ne Pulezidenti News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta buli lunaku ku nnya ezekiro okuva ku Bbalaza okutuuka ku Lwokutaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 209 listening Simba FM Live
News

Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta buli lunaku ku nnya ezekiro okuva ku Bbalaza okutuuka ku Lwokutaano.

September 11, 2026 · Radio Simba

📻 Engule World Cup Y’olulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta buli lunaku ku nnya ez’ekiro okuva ku Bbalaza okutuuka ku Lwokutaano.

Leero tulina entaba z’abakontanyi n’endukusa zaabwe: Ow’olugave ow’e Nyenje Mukono Kyaggwe, ow’eŋŋonge w’e Kasangati Wakiso n’owenjovu w’e Nabulagala Kasubi Kyaddondo.
Nga bw’obalinda emitwe gibeeyimirire naawe ddamu kino otinte ku 25:

Olugave oluto luyitibwa lutya mu lulimi lw’ebika?

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News