Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 112 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Engeneer Byandaala asindikiddwa ku alimanda e Luzira.

July 28, 2015 · Mubiru Ali

Eyaliko Minisita w’ebyenguudo Eng. Abraham Byandaala olwaleero asindikiddwa ku alimanda e Luzira akulunguleyo wiiki bbiri olwemivuyo egyetobeka mu kukola oluguudo lwe Katosi – kyetume.
Hon Byandaala ate nga Minisita wa guno naguli asindikiddwa n’abalala bataano. Bino bibadde ku kooti ewozesa egy’obukenuzi e Kololo era bavunaaniddwa emisango 24,nga baafiriza Gavumenti obuwumbi 24.
Abamu ku b’enganda babadde bakambwe era boogedde ebisongovu.