Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero. News: Besigye ne Lukwago singa bafa, NUP yeriba ebasse! NUP academy ya PLU! Nameere yatintimye nnyo alimba News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tuyingidde ddimansi eyokusatu ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga basiitaana nebibuuzo ebinyuvu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 292 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Eng. Winnie Byanyima avuddeyo nayanukula Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku bigambo byeyayogera ku Bavubuka abagenda Ebweru wEggwanga okukola

June 7, 2026 · Radio Simba

🚨 Eng. Winnie Byanyima avuddeyo nayanukula Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku bigambo byeyayogera ku Bavubuka abagenda Ebweru w’Eggwanga okukola: “Abavubuka betaaga mirimu, so si kubajerega.
Emyaka mingi egiyise ffe n’abantu abalala twalina ekirooto ekyawamu kyokuzimba Uganda nga buli muvubuka asobola okujennyumirizaamu, okubeera n’omukisa okufuna omulimu wamu n’essuubi. Twakiriza nti Uganda n’ebyobugagga byerina, ettaka eggimu, abantu abaagala okukola wamu n’emirembe egibukadde, Abaana baffe tebaali bakunyigirizibwa batuuke okugenda Ebweru w’Eggwanga okunoonya ekyokulya.
Kyanaku okulaba nti Abavubuka Bannayuganda bajeregebwa olwokugenda Ebweru okukola nga bangi balowooza nti baba tebakyalina kyakukola.
Ebigambo byewayogera ku Bavubuka Bannayuganda abagenda e Dubai, Saudi Arabia, Qatar n’Ensi endala byankuba ekyukwe eyamaanyi.
Abavubuka bano ekibatwala ebweru si butaagala Uganda, wabula balemereddwa okufuna emirimu eka.
Bangi bakola nga ba: ‘cleaners, security guards, drivers, caregivers, construction work

Radio Simba News