Breaking
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 267 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM
Sports

Eng. Moses Magogo akyamudde enkambi ya U20 eyabawala

January 17, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Lyabadde ssanyu mu nkambi ya ttiimu y’eggwanga eyabakyala abali wansi w’emyaka 20 ku Kisaasi Paradise Hotel nga Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) Hon. Magogo Moses Hassim atuukiriza okusaba kwa ttiimu okukyuusa ku byokulya ku Sunday ekiro. Abawala bamusabye abagulire KFC era nebagibaleetera.
Ttiimu eri mu nkambi nga yetegekera okwambalagana ne Ghana mu mupiira ogusooka mu kitundu ekyokuna mu mpaka z’okusunsulamu abanetaba mu eza FIFA U20 Women World Cup Qualifiers ku lwomukaaga nga 22/01/2022 ku St. Mary’s Stadium, Kitende.