Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 371 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Eng. Magogo awangudde ekisanja ekirala nga tavuganyiziddwa

June 7, 2021 · Mubiru Ali
#FUFAPolls2021
Akakiiko akavunaanyizibwa ku byokulonda mu Kibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA)aka FUFA Electoral Committee kavuddeyo nekalangirira Eng. Moses Magogo nga yekka kubabadde begwanyiza ekifo kya Pulezidenti akomezzaawo empapula eziteereddwako omukono. Magogo oluvannyuma alangiridde olukiiko lw’abantu 14 lwagenda okukola nabo.
Full Executive 2021-2025;
FUFA President- Eng. Moses Magogo
1st FUFAVice President- Justus Mugisha
2nd FUFA Vice President- Darius Mugoye
FUFA Exco Members- Regions
Kampala Region: Dr. Apollo Ahimbisibwe
West Nile Region: Rasul Ariga Ibrahim
Western region: Frank Nakunzire
Kitara Regin: Rogers Byamukama
Buganda Region: Sam Mpiima
North East Region: Richard Ochom
Eastern Region: Issa Magoola
Members
Rogers Mulindwa
Ronnie Kalema
Ms. Agnes Mugena
Omumyuuka owokusatu owa Pulezidenti ye wakolendebwa e Mbale nga 21-August-2021. Ekifo kino kirimu Hon. Florence Nakiwala Kiyingi.