Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Eng. Magogo asuubizza abazannyi ba KCCA FC ddoola 1000 buli omu

#SimbaSportsUpdates;
Omukulembeze w’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu ggeanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) Eng. Moses Magogo yakyaliddeko ttiimu y’omupiira eya KCCA FC mu kibuga Kigali e Rwanda gyebagenda okukiikirira Uganda mu kikopo kya #CECAFAKagameCup 2019. KCCA FC yatuuse ku mpaka eza kamalirizo era nga egenda kwambalagana ne Azam FC mu kisaawe ky’e Nyamirambo ku ssaawa kumineemu ez’olweggulo lwaleero. Eng. Magogo abasambi ba KCCA FC yabasuubizza buli omu ddoola 1000 singa bawangula ekikopo kino.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort