Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Eng. Frank Kitumba bamusuulidde ebintu ebweru

August 16, 2019 · Mubiru Ali

Eng. Frank Kitumba nga ono ye yali Director wa ICT Suport – DICTS ku ssetendekero e Makerere bamusuulidde ebintu ebweru. Ono agobeddwa mu nnyumba ya University mwabadde asula. Abakozi ba University nga bayambibwako Poliisi basitudde ebintu okubifulumya. Eng. Kitumba agamba nti contract ye yali etandika mu 2010 era neggwako mu 2016 wabula neyongezebwayo okutuuka nga May 2018. Wabula nti ebbanga eryamwongerwa bweryaggwako teyasasulwa nsimbi ze eza kasiimo eziwereza ddala obukadde 150.