Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 48 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Enfa y’omusomesa ekwasizza omukozi wa Uganda Clays – Budaka

June 20, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Budaka eriko omusajja gwegombyemu obwala agiyambeko mu Kunoonyereza ku nfa y’omusomesa eyattiddwa n’omulambo gwe ne gusuulibwa mu nnyumba ye.ย 

Wakumba Moses ow’emyaka 32 nga mukozi mu Kkampuni ya Uganda Clays e Budaka yaakwatiddwa Police ku nsonga z’okuttibwa kw’omusomesa Waiswa Fred eyali omusomesa Nnyanja Primary School e Kamonkooli mu Disitulikiti y’e Budaka eyattiddwa nga 12 ogwomukaaga omwaka guno.

Afande Kamulya Soali Omwogezi wa Police mu bitundu by’e Budaka yaatutuusizaako eggulire lino.