Endaga muntu zakukozesebwa okubagoba abaana mu bbaala

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abakulira eddwaliro ly’abalwadde beemitwe e Butabika bennyamivu nabaana abeyongera okutwalibwayo naye nga ekizibu kiva ku mwenge.

Bano bagamba nti kubaana bano ebitundu ataano ku kikumi obuzibu buva ku mwenge.

Zzo endaga muntu oba densite gyebujja zakukozesebwa okukwata baana abato abasalawo okugenda mu bbaala nebasisira eyo.

Share.

Leave A Reply