Enanga asikidde Kayima

Abadde omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga Senior Superintendent of Police (SSP) Emilian Kayima akyusiddwa nasikizibwa Commissioner of Police (CP) Fred Enanga. Kayima akyusiddwa natwalibwa my kitongole ekifulumya ebiwandiiko.
CP Enanga agenda kuba amyuukibwa Assistant Commissioner of Police Polly Namaye.
Mu nkyuukakyuka ezikoleddwa Inspector General of Police Martin Okoth Ochola, SP Patrick Onyango abadde amyuka omwogezu wa Poliisi kati ye mwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano ng’adda mu kifo kya Luke Oweyesigire afuuliddwa omumyuuka we

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abayizi bakubye omuvubuka ne bamutta e Gulu