Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live

Empologoma etolose mu ddundiro – eyingidde Nairobi

July 28, 2016 · Mubiru Ali

Empologoma etolose mu kkuumiro ly’ebisolo mu kibuga Nairobi nga kati eri mu kusattiza bantu.

Wetukoledde eggulire lino nga eri mu kibuga Nairobi etaayaaya.

Wabula bo akavunaanyizibwa ku bisolo ebirundibwa ebyomunsiko bagamba nti bakola ekisoboka kyonna okusobozesa Empologoma eno okudda mu ddundiro.

Eddundiro lino lyawulibwamu wakati n’oluguudo omuyita abantu era nga guno omulundi gwakusatu nga kino kibaawo Empologoma okutoloka mu ddundiro n’etandika okutaayaaya.