Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 165 listening Simba FM Live
Sports

Empaka za Pearl of Africa ziyimiriziddwa

May 15, 2020 · Mubiru Ali

Ekibiina ekikulembera omuzannyo gw’emotoka wamu ne Piki Piki z’empaka ekya Federation of Motorsport Clubs of Uganda – FMU nakyo kyongezaayo empaka z’emotoka ezimanyiddwa nga Uganda Pearl of Africa Rally 2020 ezibadde zisuubirwa okubeerawo mu mwezi ogw’omunaana.
Omuwandiisi wa FMU Irene Leila Blick agamba nti olw’embeera y’ekirwadde kya #COVID-19 empaka zino tezijja kusobola kutegekebwa ku mutindo kwezirina okubeera.