Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 456 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Sports

Emotoka z’empaka e Mbarara ziyingidde olunaku olw’okubiri

February 16, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;
#MbararaRally2020 eyingidde olunaku olw’okubiri nga abavuzi enkya yaleero bakedde kwolekera Lake Mburo Game Reserve gyebagenze okuvuga kiromita 150 ezikutuddwamu ebifo 5 okuli CS3- Ekitaguriro 44.79km, CS4- Akageti 23.60km, CS5-Sanga 13km, CS6- Hakyapa 46.99km, CS7-Biharwe 22.02km. David Nsobya avuddeyo nalabula ba Ddereeva wamu n’abalabi okubeera abegendereza kuba emotoka zigenda kubeera zidduka nnyo.
Wabula agavaayo galaga nga Rajiv eyabadde akulembedde olunaku lw’eggulo bwawanduse.