EMOTOKA YA UPDF – BRIG. BYEKWASO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
EMOTOKA YA UPDF – BRIG. BYEKWASO:
Omwogezi w’eggye ly’eggwanga UPDF Spokesperson Brig. Flavia Byekwaso avuddeyo ku motoka eyalabwako nga ekyuusibwa ennamba; “Emotoka eyalabikira ku ‘social media’ nga bagikyuusa ennamba zaayo, ya UPDF. Ddereeva waayo yalowooza nti bwanakyuusa ennamba tajja kuyimirizibwa ku misanvu mu kubo kuba yali agenda mu Arua mu bwangu. Yayimiriziddwa ku mulimu n’emotoka nemugibwako.”
Share.

Leave A Reply