Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 823 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Emotoka ya State House etomedde eya Nyakato

September 26, 2019 · Mubiru Ali
Waliwo emotoka eriko ennamba za Gavumenti abalonzi gyebagamba nti ebadde ekozesebwa okutambuza obululu obumaze okulondebwa mu Disitulikiti y’e Hoima.
Eyesimbyewo ku kkaadi ya Forum for Democratic Change Asinansi Nyakato abadde agezaako okugiziyiza wabula ddereeva natomera emotoka ye era nabulawo.
Agavaayo galaga nga Poliisi bweyise Asinansi annyonyole lwaki ye n’abawagizi be babadde bazibidde emotoka ya Gavumenti ekubo.