Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Emotoka ezinoonya akalulu zirina kusooka kufuna olukusa okuva mu KCCA – Betty Amongi

October 23, 2020 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku Kibuga Kampala Amongi Betty avuddeyo nategeeza nti emotoka zonna ezirina emizindaalo ez’okuyita mu kibuga nga zinoonya akalulu zirina okusooka okufuna olukusa okuva mu kitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA era nga balina okugoberera enguudo ezibaweebwa okuyitamu.