emotoka etomedde abaana babiri nebafiirawo

Kitalo!
Abaana babiri ababadde bava ku ssomero nga badda waka batomeddwa emotoka ekika kya Forward nebafiirawo e Kasaali-Buwama B mu Town Council y’e Buwama ku luguudo oluva e Buwama e Katebo.
Frank Bbosa 7, Maricerina Nalujja 8, nga bava mu nnyumba emu babadde batambulira ku mabbali g’oluguudo emotoka ekika kya Forward nnamba UBE 735G ebadde esala ekinnya nebakoona.
Kigambibwa nti Ddereeva w’emotoka eno abadde yesiye amagengere nga alina n’omukyala bwebadde mu motoka eno.
Abafudde babadde bayizi ku ssomero lya Equator Primary School e Buwama.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Government is set to table election ammendment bills .