Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 109 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Emotoka 26 eza Judiciary zamalawo obuwumbi 5 okuzikanika mu mwaka gumu

July 21, 2023 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti batadde essiga eddamuzi ku nninga linnyonyole engeri gyeryasaasanyamu obuwumbi 5 mu obukadde 514 mu mwaka gumu gwokka okuddaabiriza emotoka.
Ababaka bagamba nti okusinziira ku alipoota ya Ssaabalirizi w’ebitabo kyazuulibwa nti emotoka 26 zezaddaabirizibwa, nga kitegeeza buli motoka yagenda mu Garage ekitono ennyo emirundi 8 nga kitegeeza buli emu bagimalirako obukadde 26.488 buli mulundi.