Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 105 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Emmotoka eremeredde omukyala n’eyingirira essomero – Zzana

December 12, 2016 · Mubiru Ali

Omukyala abadde avuga mmotoka kika kya Noah UAV 106D  emulemeredde n’eyingirira essomero lya Standard High School – Zzana erisangibwa ku luguudo oludda e Ntebe mu Disitulikiti y’ e Wakizo era n’akosebwa bya nsusso.

Nassali Mitchell nga Driving Permit ye ya nsi yonna, addusiddwa mu ddwaliro lya Family Health Center nga embeera tennayongera kusajjuka.

Wabula emmotoka weeyingiriridde essomero lino nga abayizi bali mu luwummula era tewali mulala akoseddwa okuggyako ye Nassali.