Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Emmeeri yazze kulwanyisa butujju – US Mission
February 17, 2021 · Mubiru Ali
Ekitebe kya US Mission mu Uganda kivuddeyo nekinnyonyola ku Meeri ya America ennwanyi eyagobye ku mwalo e Mombasa mu Kenya nebategeeza nti eno yazze kulwanyisa butujju mu Buvanjuba bwa Afirika ne Horn of Africa.