Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 259 listening Simba FM Live

Emmanuel Okwi akyalidde ku Katikkiro

August 4, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Katikkiro Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Omuduumizi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda cranes, Emmanuel Okwi mu Bulange e Mengo nebabaako ensonga zebogerako. Katikkiro asabye bannabitone naddala abazannyi b’omupiira okubeera n’empisa n’okwewala okwekola obusolosolo ekiyinza okubaviirako okutta ebitone byabwe ate ye Okwi atenderezza omutindo n’ettutumu byeyafuna mu mpaka z’Amasaza ga Buganda ebyamuyamba okumutwala ku ttiimu y’eggwanga gy’ali omuduumnizi waayo kati.
 
https://www.youtube.com/watch?v=5JWtNFm1Dp0&list=UUplpuusKK0hQvAi58DUAbjw&index=1