Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 96 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Emizinga 17 gikubiddwa nga General Aronda aziikibwa.

September 20, 2015 · Mubiru Ali

Namungi w’omuntu yeetabye mu kuziika Omugenzi General Aronda Nyakairima ku kyalo Nyakiju mu Disitulikiti ye Rukungiri.

Wabula mu kuziika General Aronda, emizinga 17 gyegikubiddwa nga akabonero akakolebwa ku General.

Okuziika kwetabiddwako Pulezidenti Museveni, Dr. Kiiza Besigye, Rt major General Mugisha Muntu, General Katumba Wamala n’abalala bangi. Awummule mirembe.