Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 125 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Emitwe gy’emirambo 2 giremedde mu Ggwanika lya KCCA.

August 21, 2015 · Mubiru Ali

Abakulira eggwanika lya KCCA ery’e Mulago bagamba nti Batuubagidde n’emitwe ebiri egy’emirambo.
Emirambo gino gyegyabamu ku bantu abafiira mu Bbomu ezaakuba abantu e Lugogo ne Kabalagala .
Detective AIP Charles Aruma agamba nti emirambo gy’abantu 73 gyatwalibwa naye gino ebiri gyasigala.
Emitwe gino giraga nti bano baali basajja ate nga bafirika.