Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 630 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Emisango gyakutandika okusalirwa ku kkamera

April 16, 2019 · Mubiru Ali

Ekitongole ekiramuzi kyatongozza enkola ey’okusomera abasibe emisango nga tebagenze mu kkooti wabula nga bakozesa tekinologiya okwogerezeganya n’abasibe abali mu kkomera e Luzira nebawuliziganya n’abawaabi ba kkooti omulamuzi w’abeera.
Enkola eno yawomeddwamu omutwe ekitongole kya gavumenti ekya tekinologiya ekya National Information Technology Authority (NITA Uganda) ng’era ku tekinplogiya ono atunuuliddwa nnyo ng’agenda okukendeeza ensimbi ekitongole ky’amakomera kyezikozesa okutambuza abasibe okubatwala mu kkooti.