emisango gitutulidde – ekitongole ekiramuzi

Ab’ekitongole ekiramuzi baagala balamuzi balala bagamba emisango gibatuulidde
Banayuganda beeyongedde okwettanira kkooti okugonjoola ensonga zaabwe ez’enjawulo okusinziira ku b’ekitongole ekiramuzi.
Yadde guli gutyo ekitongole kino kikyatubidde n’emisango egitannawulirwa egisukka mu mitwalo kkuminetaano nga bakiteeka ku muwendo gw’abalamuzi omutono.
Ssaabalamuzi Bart Katureebe azze akiddingana nga gavumenti bwesaanye eyongere ku muwendo gw’abalamuzi okumalawo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Waliwo abantiisatiisa okunzita – Betty Kamya