Breaking
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Emisango 91 gyegyaziddwa mu wiiki ewedde – CP Enanga

September 27, 2021 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti mu Wiiki ewedde emisango 91 gyegyawawabiddwa ku Poliisi okwetoloola Eggwanga lyonna nga abantu 69 bwebafudde, n’abantu 60 nebakwatibwa. Abantu 24 bebatiddwa, nga abafudde ekibwatukira babadde 8, obutemu obwavudde ku butambanguko n’okukubwa amasasi bwabadde 6, abantu 5 batiddwa nga kigambibwa nti babadde benyigira mu bubbi.