Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 252 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Emikolo gy’olunaku lw’azira gitojjera – Buyikwe

June 9, 2016 · Mubiru Ali

Emikolo gy’olunaku lw’abazira gigenda mu maaso mu gombolola ye Ssi mu Disitulikiti ye Buyikwe .ย 

Pulezidenti Museveni nga ye mugenyi omukulu ku mukolo guno atuuse era agenda kuggulawo ekijjukizo ky’abo abaafa mu kitundu kino nga balwanirira eggwanga lyabwe mu lutalo olwaleeta Gavumenti ya NRM mu buyinza .

Abantu ab’enjawulo abalondemu leero bagenda kuweebwa emidaali nga basiimibwa olw’ebyo byebaakola mu lutalo luno .