Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 227 listening Simba FM Live
News

Emijoozi egiriko ebigambo ebiwemmula mugenda mujambalire ewammwe – Nabuuso

August 21, 2025 · Mubiru Ali
Olukiiko olutegesi olw’empaka za #CHAN2024 mu Uganda luvuddeyo nerulabula abawagizi b’omupiira abambala emijoozi egiwandiikiddwako ebigambo ebyesitaza wamu n’okuvuma nti sibakuddamu kukirizibwa kuyingira kisaawe ky’e Namboole.
Bwabadde ayogerako eri Bannamawulire ku Uganda Media Centre, Diana Nabuuso yategeezezza nti obubaka nga buno butattana ekifaananyi ky’Eggwanga era sibakukikiriza kugenda mu maaso.
#ffemmwemmweffe