Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Embwa ezadde embizzi e Kyebando

June 26, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Kyebando ekisangibwa mu Kyebando Central mu Kampala bawuniikiridde okulaba nga embwa ezadde embizzi.

Bagamba nti Embwa yazadde obwana musanvu nga emu mbizzi yennyini omukaaga bubwa era nga biri mu maka ga Ssentebe w’ekyalo Kyebando LC 1, Vincent Kawuma.

Abatuuze bagamba nti bateekateeka kufuula mbwa eno kyabulambuzi.ย