Embogo n’Ennyonyi ennyange be banantameggwa b’ebika 2019

Embogo yawangudde empaka z’omupiira gw’ebika by’abaganda oluvannyuma lw’okukuba e Kkobe goolo 1-0, eyateebeddwa Nelson Ssenkatuuka. Ate mu bakyala e Nnyonyi e Nnyange yakubye e Mmamba.
Ssaabasajja yakwasizza abawanguzi engabo wamu n’emidaali.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Makanika atomeddwa emmotoka emuttiddewo.