Embizzi bbiri zisuuliddwa ku palamenti.

Enkya ya leero embizzi bbiri zisuuliddwa ku wankaaki wa Palamenti ya Uganda.
Embizzi zino zibadde zisiigiddwa kyenvu.
Kiteeberezeddwa nti abavubuka ab’ekiwayi ky’abatalina mirimu a beeyita The Jobless Brotherhood bebazisuddewo.
Wabula oluvannyuma embizzi zino ziggyiddwawo ab’ebyokwerinda naye nga zisoose kutaayaaya eddakiika nga asatu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Uganda Cranes yeteekerateekera AFCON 2019