Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku News: Omukulu Eddie Kenzo ngannyonyola lwaki amasanyalaze gavavaako nnyo.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 252 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Embeera y’Omubaka Ssegiriinya ekyali mbi

February 2, 2024 · Mubiru Ali

Ng’omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates akyafuna obujanjabi mu Ddwaliro lya Aga Khan University Hospital e Nairobi mu Kenya olwaleero abadde yetaaga okuteekebwako omusaayi era Bannakibiina okuli Bagonza Thomas ne Alex Lusswa Luwemba oluvannyuma lwokeberebwa nga bafaananya naye blood group omussayi gubagiddwako.