Embeera nga bweri ku Kisaawe e Kololo awatudde olutuula lwa Palamenti eye 12 olusooka, Ababaka mwebagenda okulondera Sipiika wamu nomumyuuka we abaggya. Olutuula luno lukubirizibwa Ssaabalamuzi Flavian Zeija. Olunaku lweggulo akabondo kAbabaka ba National Resistance Movement
🗳️ Embeera nga bweri ku Kisaawe e Kololo awatudde olutuula lwa Palamenti eye 12 olusooka, Ababaka mwebagenda okulondera Sipiika wamu n’omumyuuka we abaggya. Olutuula luno lukubirizibwa Ssaabalamuzi Flavian Zeija. Olunaku lweggulo akabondo k’Ababaka ba National Resistance Movement – NRM bawanze eddusu ku Babaka Jacobs Markson Oboth Thomas Tayebwa okuvuganya ku bifo bino.
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asuubirwa okwogerako eri Palamenti oluvannyuma.
Abaali banywanyi babadde Sipiika Anita Annet Among bakubye dda enkyuukira kati batetera na Oboth, abantu! Omuganda agamba nti ak’omuntu…….
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

