Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
Embalirira ntono nnyo okumaliriza ebizibu Buganda by’etubiddemu – Katikkiro Mayega.
July 13, 2015 · Mubiru Ali
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayega akaayuukidde embalirira ya Buganda esomeddwa Minisita w’ebyensimbi Eva Nagawa leero ebadde mu buwumbi 08.
Mayega agamba nti ezo ssente ntono ddala kumpi waliwo n’abazirina ba Ssekinnoomu. N’olwekyo ku bizibu Buganda mwetubidde ziba tezimala.