Oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuwera enkungaana n’embaga mwozitwalidde wabula nakubiriza abantu abatasobola kulinda okukola embaga entono (scientific wedding) olunaku olwaleero Pastor Mark Kigozi akulembeddemu embaga eri Scientific bwagasse Kirabo Richard ne Stella mu Mbuya Pentecostal Church.

Menu