Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live

Ekyokubawa ensimbi za NSSF tekiriiyo – CEO URBRA

May 20, 2020 · Mubiru Ali

Martin Nsubuga C.E.O wa Uganda Retirement Benefits Regulatory Authority URBRA avuddeyo ku nsonga y’ensimbi za NSSF Uganda National Social Security Fund,”Tewaliiyo Ggwanga lyonna mu nsi yonna lyasasudde nsimbi za NSSF ezaterekebwa abakozi eri ba Mmemba baayo okubaduukirira mukaseera kano aka #COVID-19 lockdown kuba tekiriiyo. Austria yokka yeyawoze bammemba baayo era nga bakuzisasula.”