Breaking
News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo. News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 386 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ekyalo Okwattiddwa abantu 5 kiri ku bunkenke.

December 10, 2015 · Mubiru Ali

Embeera yeeyongedde okuba ku bwerende ku kyalo Kisagazi mu ggombolola ye Lwamata mu disitulikiti ye Kiboga Okwattiddwa abantu 5.
Olunaku lweggulo abatuuze baatirimbudde abasajja bataano bebaabadde bateebereza okuba abaguzi b’ettaka. Abantu baabadde ne ssentebe w’ekyalo nga bateesa era abatuuze olwabalabuukiridde ne baggyayo amajambiya nebabatema ate n’emmotoka zaabwe nebazikumako omuliro.
Kati wetwogerera nga police eyiye abawanvu n’abampi.