Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Ekyali mu Arua kuba Opposition kibeere eky’okuyiga – H.E Museveni
August 21, 2018 · Mubiru Ali
Abo bonna abefuula nti bawagira Opposition babuza abantu bwebalemwa okubawabula okukomya okutiisatiisa wamu n’okukuba Bannayuganda. Bannayuganda betukulembera bajja kubawakanya era babalwanise.
Amaanyi twakozesa matono nnyo mu Arua okugumbulula wamu n’okukwata abakozi b’effujjo betwasuubira nti bakuba abantu wamu n’okubatiisatiisa nga bwekyali e Jinja ne Bugiri kibeera ekyokuyiga eri abo abasuubira nti banakozesa obukodyo nga buno.
