Ekya curfew tugenda kukitunulamu – Hon. Nankabirwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
TWAYISA EKYOKUDDAMU OKUTUNULA MU BIRAGIRO;
Nampala wa Gavumenti Ruth Nankabirwa avuddeyo nategeeza Olukiiko olukulu olw’eggwanga nti Olukiiko lwa Baminisita bwerwatuula nerusalawo nti National Task Force eya #COVID-19 etuule eddemu yetegereze ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 nga mwemuli nekya ‘curfew’ kuba Yuganda egezezzaako mukulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.
Share.

Leave A Reply