Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 467 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

ekkanisa eyagala kumenyawo ssomero ezimbe amadduuka

January 23, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Makindye West Allan Ssewanyana avuddeyo nawakanya eky’ekkanisa okumenyewo essomero lya Katwe Martyrs Primary School. Essomero lino lyatandikibwawo Namirembe Diocese lirina abaana 300 nga bali mu UPE nga kati ekkanisa eyagala kuzimbawo madduuka.
Essomero lino lyatandikibwa eyo mu 1930 nga liyambye bangi okufuna eby’enjigiriza.