Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 100 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ekiwayi ky’abavubuka ekirala kyabulidde Mbabazi

January 22, 2016 · Mubiru Ali

Ekiwayi ky’abavubuka ekirala ekimanyiddwa nga Sauti ya Jama kyabulidde eyesimbyewo ku bwa Pulezidenti Amama Mbabazi , abavubuka  bano bagamba nti beegasse ku Museveni kuba y’alina enteekateeka ennungi gyebali.

Abavubuka bano nga bakulirwamu Mukiibi, batudde ku Hotel Batva emisana gya leero. Wabula ekibinja kino mwemubadde ne Norman Tumuhimbise ye agamba bano kirabika baabawadde obubaasa.