Ekivvulu kya nyege nyege okusobola okubaawo abategesi tubawadde obukwakulizo – Minisita Akello

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hon. Akello Rose Lilly Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byempisa avuddeyo nategeeza Palamenti nga bwebawadde abategesi ba Nyege nyege obukwakulizo obulina okutuukirizibwa ekivvulu kino okubaayo.
▶️ Abaana abali wansi w’emyaka 18 tebakirizibwa mu kivvulu kino.
▶️ Teri akirizibwa kubeera ku kivvulu kino ngali munkunamyo.
▶️ Teri muntu akirizibwa mu kivvulu kino nga waliwo ebitundu byomubiri gwe ebirina okubikibwa engoye nga biri bweru.
Share.

Leave A Reply