Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 634 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Ekivvulu kya nyege nyege kiwerebwe mu Yuganda – Hon. Opendi

September 8, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Tororo, Sarah Opendi, aleese ekiteeso ekiwera ekivvulu kya Nyege nyege obutaddamu kutegekebwa mu Yuganda. Ono agamba nti ebyobueangwa n’obulambuzi birina okutumbulwa wamu.
Wabula, Minisita wa ICT, Chris Baryomunsi avuddeyo namwanukula nti Kabineeti ensonga eno egikutte kannabwala okulaba nti ekivvulu kino kibaawo wabula ku biragiro ebikakali.