Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 527 listening Simba FM Live

Ekitundu ku luguudo lwa Rwahi – Rwashsmeire lwaguddemu

May 4, 2020 · Mubiru Ali

Ekitundu ku luguudo lwa Rwahi – Rwashsmeire mu Disitulikiti y’e Ntungamo kyaguddemu oluvannyuma lw’enkuba etonnye nga enaggwa mu ggulu okusinziira ku Station Manager w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo ekya Uganda National Roads Authority – UNRA ow’e Kabale Augustine Kabanda.
Ye Ssentebe wa L5 owa Disitulikiti y’e Kabale Patrick Besigye Keihwa agamba nti kino kizingamizza emirimu gya COVID-19 District Task Force ebadde eyamba ku bakyala abasulirira okuzaala wamu n’abalwadde abalala okubatuusa ku malwaliro agaliraanyeewo.

Video courtesy: Uganda National Roads Authority Kabale Station Office.