Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 262 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ekitongole kya Ppaasippooti kirabudde abasajja ku DNA

June 27, 2023 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukola Ppaasippooti mu Ggwanga kivuddeyo nekitegeeza nti omuwendo gw’abasajja abatuukirira ekitongole kino okuggya amannya gaabwe ku ppaasippooti z’abaana ezakolebwa nga bateereddwako nga bakitaabwe gweyongedde oluvannyuma lwokukola DNA nebakizuula nti sibaabwe.