Ekitongole kya Poliisi ekya CID ne CMI bizeemu okunoonyereza kukutemulwa kwa Kaweesi

Ekitongole kya Poliisi ekikola okunoonyereza ku buzzi bw’emisanga ekya Criminal Investifations Directorate (CID) nga kiri wamu ne Chieftaincy of Millitary Intelligence (CMI) bizeemu buto okukola okunoonyereza kukutemulwa kwa AIGP Andrew Felix Kaweesi.

Kaweesi yakubwa amasasi wamu n’omukuumi Kenneth Erau ne Dereeva we Godfrey Wambewo nga 17, March 2017 ebbanga ttono nnyo nga yakava mu makaage e Kulambiro.

Abasirikale abatuuka ku kifo awakubirwa Kaweesi nebanne amasasi CID ne CMI bazeemu okubakunya ku kitebe kya CMI e Mbuya. Okunoonyereza okupya kwazeemu ku biragiro bya President Museveni nga yavaayo nagamba nti okunoonyereza okwasooka kwabulamu.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

64 4 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw'amazaalibwa olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw`amazaalibwa olulungi. ...

8 0 instagram icon