Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 521 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ekitongole kya Keddi Foundation kitutte Bannayuganda 100 okukola Hijja

June 6, 2024 · Mubiru Ali

Ekitongole ekimanyiddwa nga Keddi Foundation kitutte Bannayuganda abawalera ddala 100 okugenda okukola Hijja e Mecca. Bano basimbuddwa Chief Executive Officer wa Keddi Foundation Keddi Steven Eric Zuluba bwatyo nabakuutira okwongera okweyisa obulungi nebwaba bakomyeewo. Ono era yabasabye okusabira ennyo Eggwanga mu kaseera kano nga tugenda mu kalulu wabukalewo emirembe n’obumu.
Ye Sheikh Miradu Kaluuma yebaazizza nnyo Keddi Foundation olwomuli ogwettendo gwekola naddala okudduukirira abantu abayinike.